Lyrics

Andre on the beat Yeah, darling mbuulirako Owulira otya okuva lwe wazze? Olowooza kiki kye Nakuwadde nga tekiweze? Sembera wano Mukwano tebatuwulira Oyagala ka candle? Kaleete kemba nkoleeza Bw'ontunuulira wa Ewakyamu wemba ntereeza? Songako busonzi ky'oŋamba Nga nkuleetera, yeah Abo baagala biyiise Ebyabwe bya kijaasi Bw'omusaba ka keeki Ate aleeta kagaati Naye nze Ky'osaba kye naleeta Ky'osaba kye ndeeta Oba ka ssupu kowuuta Ky'osaba kye ndeeta Ky'osaba kye naleeta Ky'osaba kye ndeeta Oba ka chai nga ndeeta Ky'osaba kye ndeeta Nkwagala ddala Ssi bya kwetoloola ate Okuva wansi Okutuuka ddala ku mutwe Bwe mba nga neebase N'oluusi nkuloota Kyova olaba wano Buli ky'oyagala nkireeta Omukwano bwegutyo gwokka Nze gwe nakuguka Abo baagala biyiise Ebyabwe bya kijaasi Bw'omusaba ka keeki Ate aleeta kagaati Naye nze Ky'osaba kye naleeta Ky'osaba kye ndeeta Oba ka ssupu kowuuta Ky'osaba kye ndeeta Ky'osaba kye naleeta Ky'osaba kye ndeeta Oba ka chai nga ndeeta Ky'osaba kye ndeeta Babe, ssi nti omenye tteeka Tuula w'otudde ebigere W'olaba w'oteeka Ŋŋenda naawe yonna Kale ate oba sikuleka Amasaali gaagano Gonna nze nagayiga Era by'olaba bino Bya ddala ssi bya kichina Ninayo obuboozi Tuula awo nkubuulire Ky'osaba kye naleeta Ky'osaba kye ndeeta Oba ka ssupu kowuuta Ky'osaba kye ndeeta Ky'osaba kye naleeta Ky'osaba kye ndeeta Oba ka chai nga ndeeta Ky'osaba kye ndeeta
Writer(s): Chosen Becky Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out