Lyrics

CRK Planet Nessim Pan Production Singa nali malayika, nga nkulabako wona wenjagalira Mba kuba ne helicopter, ebyo ebizibu bya jam ne mbikuwonya Nga wona wenjagalira nti, nkutukako love ne ngikukuba Kyoyoya okulyako ne nkufumbira, kuba ekitone ky'okufumba bankuza nakyo Era bw'obeera gy'oli manya nti, omutima gusula wuwo weka Bw'oba gy'oli manya nti, nkulinze Ojj'okingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Ekyalema bali kyalema, naye ate gwe mwana gwe wakifuna Ekyalema bali kyalema, naye ate gwe mwana gwe wakikuba Mba kuba nga nina, nga nina e sente eziringa ezabali Nandibade nga nkuwa, obulungi bwo kirabo kintu kyakuwa Whatever you do, ndi wuwo baby handbag Wherever you go, tokitya baby wange wendi (oh ooh oh) Era bw'obeera gy'oli manya nti, omutima gusula wuwo weka Bw'oba gy'oli manya nti, nkulinze Ojj'okingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Nkulinze Ojj'okingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe Mwana gwe kingambe Ekyalema bali okumpa kingambe
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out