Music Video

Byakugezaako
Watch {trackName} music video by {artistName}

Featured In

Credits

PERFORMING ARTISTS
Benah Namisinga
Benah Namisinga
Lead Vocals
COMPOSITION & LYRICS
Benah Namisinga
Benah Namisinga
Songwriter

Lyrics

Love is gambling... Olimanya otya omutufu (oli mumanya otya) Olitegela otya omutufu (oli mumanya otya) Gwonagamba nti yono (oli mumanya otya) Ebintu byakugezako Olimanya otya omulungi (oli mumanya otya) Oliyawula otya omukyamu omukyamu (oli mumanya otya) Gwe atalina computer (oli mumanya otya) Ebintu byakugezako Linda obufumbo bwaganye gwe nolowoza tolifumbilwa Ate nolaba gabie abuwangaziza kitegeza byakugezako Ronnie mukyala we yanobye yoo, nasiba byona ebyo mu nyumba Kyoka Pedro amuwangaziza Heeee Byakugezako Ebyo byowoza nkyamwetegeleza mbu thoka ompeyo akathella Genda genda gwe ewamuno Ebintu biba byakugezako Nze olunaku omusaja lwankwanye simala Gakililizawo kati won a mukiliza enkela kina kyusa omutima gwe Byakugezako, Obufumbo kugezako, Ebyo mukwano kazanyo Love is gambling Olimanya otya omutufu (oli mumanya otya) Olitegela otya omutufu (oli mumanya otya) Gwonagamba nti yono (oli mumanya otya) Ebintu byakugezako Olimanya otya omulungi (oli mumanya otya) Oliyawula otya omukyamu omukyamu (oli mumanya otya) Gwe atalina computer (oli mumanya otya) Ebintu byakugezako Osanga gwe bajja Ku street nga ali mu Maka ge afumba nga alina na baana nga musanvuu Mmmmmmm Omuntu gwolaba nga omuyaye omusanga akute dyaa Ate gwolaba nga omuntu mulamu munange nga byaganaa Osanga omuwala omusilise no lowoza nti muntu nyo Kumbe abasaja abasika nkukutu nga yekaba wabenzi Nosanga omuwala naluwali nga ela mujagu jagu nyo No lowoza nti mwangu nyo so nga Bambi muzibu nyo No loba omusaja omwepansi nga mubane was lugezigezi Naye nga wo musanga mu maka gee omukyala amufukamizaa Byakugezako, Obufumbo kugezako Obyo mukwano kazanyo Love is gambling Ebintu byo kwetoloza no lumya muno emyaka gwe Linda lwaki kufuna Ali kwesasuza emyaka gyomaze nga omuzunza okube esimu nga anyiga busy Nze ngyogela kati mu manye konaweka bagela Omutima gwe gusimye kiki ate omujuliza lwankya Gwofunye ku Monday kiki ate omujuliza lwakubili Ne gwofunye Ku lwokusatu kiki ate omujuliza lwakuna Ebya monday bya monday Ne bya friday by a Friday Ne bya sartday bya sartday Gundi leka kudingisa munoo Olimanya otya omutufu (oli mumanya otya) Olitegela otya omutufu (oli mumanya otya) Gwonagamba nti yono (oli mumanya otya) Ebintu byakugezako Olimanya otya omulungi (oli mumanya otya) Oliyawula otya omukyamu omukyamu (oli mumanya otya) Gwe atalina computer (oli mumanya otya) Ebintu byakugezako Omukyamu no mutufu mukama Katonda yabesigaliza
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out