Lyrics

(Warren is a professor) (Hello!) Yogera mpulire Voice boy wo nyize nkukubire Nga njagala eddoboozi lyo mpulire (mutima gumbugume) Kinfukamiza nekumakya nsabire Omutima gwo gwolina gugume Buli ekikuteganya okimale Kuba manyi bikawu gyobera Baby manyi obalaba Abansinga okunyirira bo obalaba Bakulaze amakula nga bakulaga byesilina Nsubiza bwendiba nzikoze Nze njagala amaziga go ngakaze Olwo ebirooto byo ndibanga Manyi nti omwoyo Gulisigala gukulwanira Nebwendiba ensi njisibula Gulisigala gukulwanira Manyi nti omwoyo Gulisigala gukulwanira Nebwendiba ensi njisibula Gulisigala gukulwanira Yeah yeah, ntya mukwano gwenina kusasana Nfuba nkusanyise obe nga ojagana (y'ensonga lwaki njayana) Manyi ensobi nina sigwanide Omukwano gwo mungi gwompade Kyenebuza nze ani gwolonze (nze ani!) Manyi nti omwoyo Gulisigala gukulwanira Nebwendiba ensi njisibula Gulisigala gukulwanira Manyi nti omwoyo (eh eh-eh) Gulisigala gukulwanira (iye eh-eh) Nebwendiba ensi njisibula Gulisigala gukulwanira Kinfukamiza nekumakya nsabire Omutima gwo gwolina gugume Buli ekikuteganya okimale Manyi ensobi nina sigwanide Omukwano gwo mungi gwompade Kyenebuza nze ani gwolonze (nze ani!) Manyi nti omwoyo Gulisigala gukulwanira Nebwendiba ensi njisibula Gulisigala gukulwanira Manyi nti omwoyo (eh eh-eh) Gulisigala gukulwanira (iye eh-eh) Nebwendiba ensi njisibula Gulisigala gukulwanira
Writer(s): Liam Voice Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out