Lyrics

Tuleme kwerabira mangu Nti mukama tatulekulira Nti era amanyi galina bwajja'yo ayita nago Tuleme kwerabira mangu Nti byetuwulira abiwulira N'obulumi bw'oyitamu Amala kubupima oba obusobola Tulwazanga Twemulugunya Twefulira ddala Abategera embeera okusinga oyo eyagisa munkola Tufiirwanga twekubagiza Twefulira ddala abalumiddwa okusinga oyo taata atulaba mubulumi Nga naye tulina kusaba Nti kyetukozeko tukoze Naye ate gw'asembayo Okusalawo kwo mukama tewaliyo akuddamu Tujjanjabye tufubye naye ate gw'asembayo Obusawobwo gwe mukama tewaliyo abuvuganya Tuleme kwerabira mangu nti omulabe ye amulabisa maaso (Amulaba na maaso ye) Nti era amulaba wayimiridde nga akukuba obusaale Tuleme kwerabira mangu nti yabuyimiriranga mu maaso Nga gwe oli eyo olya butaala Anti osomose okuffa n'okuziyira Tulwazanga twemulugunya Twefulira ddala abategera embeera okusinga oyo eyagisa munkola (okusinga yee) Tukaabanga, twekubagiza, twefulira ddala abalumiddwa okusinga Yesu atulaba mubulumi Nga naye tulina kusaba Nti kyetukozeko tukoze naye ate gw'asembayo Okusalawo kwo Mukama tewaliyo akuddamu (yesu) Tujjanjabye tufubye naye ate gw'asembayo Obusawobwo gwe Mukama tewaliyo abuvuganya (uh uh uh) Nti kyetukozeko tukoze naye ate gw'asembayo Okusalawkwo Mukama tewaliyo akuddamu Tujjanjabye tufubye naye ate gwe asembayo (yegwe nantamegwa) Obusawo wo bwo gwe mukama tewaliyo akuvuganya Kyetukozeko tukoze naye ate gw'asembayo (taata wange) Okusalawokwo Mukama tewaliyo akuddamu Ffe'no tujjanjabye tufubye naye ate gw'asembayo (Ngezako naye gwe asembayo) Obusawobwo gwe Mukama tewaliyo abuvuganya
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out