Lyrics

Hey Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali Amata amaka n'entangawuzi ka chai n'amajaani Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde) Nkunyenya Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte) Nkubanja (nkubanja) Kale nkuba kubamu obufaananyi nze naawe, ku wedding day Abatwagala abazadde emikwano gyo n'egyange, bonna bazze Ng'olayira, ng'ogamba abange ebibyo kati byange Kati onjoininze Twelabire, betwalaba nga tetunesanga Twesukkirize, twewaanewaane Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde) Nkunyenya Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte) Nkubanja (nkubanja) Nkunoonya okuva jjuuzi lwe wangulira eppeera Buli ku makya nkeera nyo nyo nkuwandikire akayimba Netegeka njagala lumu, nkuyimbire acapella Bwe mbyogera ne mbyerabira ate bwe neebaka mbiroota Omukwano gwo gulimu omunnyo ate oluusi gwa sukaali Amata amaka n'entangawuzi ka chai n'amajaani Bwe nkerebera nze onyongera energy kisotta ku ggaali (hey yeah eh) Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde) Nkunyenya Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte) Nkubanja (nkubanja) Gwe nange tulina obudde Oba kiro oba during day In the morning oba evening time Monday olwokubiri oba Wednesday Ku Thursday ne ku Friday Weekend eno nkubuukinze eh eh Sylivia walusimbi Mukwano tegugulwa nsimbi (hey yeah eh) Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (kotansasudde) Nkunyenya Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte) Nkubanja (nkubanja) Nkubanja, olinayo akabanja kotansasudde (otansasudde) Nkunyenya Nkunyenya, olinayo obugalo bwo webutankutte (webutankutte) Nkubanja (nkubanja) Lydia Jazmine again Again and again and again Danz Kumapeesa Nkubanja
Lyrics powered by www.musixmatch.com
instagramSharePathic_arrow_out